Yannyonnyola shk. Amakulu g’okumanya okutwaliza awamu, ekifo kyayo n’obukulu bwayo mubusiraamu.
Okunoonya Okumanya - (Luganda)
Empisa Z’omuntu Anoonya Okumanya - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Obukulu n’obulungi bwokumanya, n’empisa ezitekeddwa okuba n’omuyize, nga empisa ennungi, obwetowaze, okuwa abamanyi ekitiibwa, obutayogera yogera nnyo obuguminkiriza nebirala
Ekisa N’okumanya - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Akakwaate akali wakati w’ekisa n’okumanya, nalwaki Allah yakulembeza ekisa ku kumanya, mukyafaayo kya Khidhir ne Nabbi Muusa.
EKIRAAMO KYA NABBI ERI ABI HURAIRAT - (Luganda)
Yayogera Shk. Nti owekitiibwa Nabbi yalaamira Abu hurairat ebintu bisatu; 1: okusiibanga ennaku satu mubuli mwezi, 2: obutalekangayo raka’a ebbiri eza swalat Dhuha, 3: obutebaka nga tasadde witiri.
MWANGUYIRIZE OKUDDA ERI ALLAH - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano amakulu ga A’yat egamba nti “Manguyirize okudda eri Okusonyibibwa kwa Allah” nayogera nebigambo byabamanyi kuyo
OKUKEREYA OKWENENYA - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano obubi obuli muku kereya okwenenya kubanga okufa kujja kibwatukira
Okwesigamira Allah - (Luganda)
Amakulu g’okwesigamira allah, ekifo n’emigaso gyakwo mubusiraamu, amiteeko gy’abantu mukwesigamira allah
Okulamu Kw’obusiraamu Kubisiyaga - (Luganda)
Amakulu gebisiyaga, okulamula kw’obusiraamu kubyo, okwekesa abasiraamu kubyo.
Ebyafaayo By’abakyaala Mu Qura’n - (Luganda)
Shk. Yannyonnyola ebyafaayo byabakyala ebiri mu qura’n nga mukyala wa nabbi nuuh, nemukyala wa nabbi luut, nemukyala wa falaawo, ne mariam muwala wa imraan.
Ebyafaayo Bya Imaam Ibn Tayimiyya - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amannya ga ibn tayimiyya, olulyolwe empangala ye, n’embeera ze ez’obuntu
Amahale Mubusiraamu - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amakulu g’amahale, ekifo kyago mubusiraamu, n’ekyagendererwa mukugalaalika.
Abyafaayo Bya Imaam Ahmada Bun Hambali - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amannya ga imaam ahmad, olulyo lwe, empangala ye, okusoma kwe, n’embeera ze ez’obuntu.

API

