Obusiraamu Kitabo kifunze ekikwatagana ku busiraamu nga bwebwajja mu Kkulaani ey’ekitiibwa n’Enkola ya Nnabbi (okusaasira n’emirembe bibeere ku yye)
Obusiraamu Katabo akafunze akakwatagana ku busiraamu nga bwebwajja mu Kkulaani ey’ekitiibwa n’Enkola ya Nnabbi (okusaasira n’emirembe bibeere ku yye)
Kiwandiiko kya daawa mu lulimi oluganda - (Luganda)
Ekiwandiiko kinnyonnyolako katono ku misomo egifulumizibwa mu bika eby'enjawulo, mu vidiyo, amaloboozi, ebitabo, n'ebirala.
Obulunngamu bwa Muhammad –okusaasira n’emirembe bibeere kuye- mukusinza kwe, nenkolagananye (banatu abalala) n’empisa ze
Obusiraamu kyeki ? - (Luganda)
Amakulu g’omubusiraamu, obutuufu bwakwo, ekifo n’obuluungi bwakwo.
Okukkiriza Nabbi Muhammad (S.A.W) - (Luganda)
Shk. Yannyonnyola amakulu g’okukkiriza nabbi (s.a.w) nebintu ebikuyimirizaawo.
Obusiraamu Ddiini Yamazima - (Luganda)
Shk. Yannyonnyola nti obusiraamu bwava eri allah owekitiibwa era nti buli kikwatagana naye kirina kuba kyakitiibwa, era nga ebuna etuukagana nabuli mulembe nekifo
Yannyonnyola shk. Nti obusiraamu buyimiriddewo kukwawula allah mubutuufu bwokumwawula, n’okukulera kubivunanyizibwa bwokumwawula, nokkowoola abantu jekuli nga nabi bweyali akola nga enkola ya ibrahiimu bweyali, n’okulwanyisa byonna ebisinzibwa ebitali allah
Obwennyini Bw’abayudaaya - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Ekigendererwa mubayudaaya, empisa zaabwe ne nneyisa yabwe neba Nabbi baabwe.
Nze ndi Musiraamu - (Luganda)
Nze ndi Musiraamu
Omubaka w'obusiraamu Muhammad okusaasira n’emirembe bibeere ku yye
OBUSIRAAMU DDIINI NZIJUVU - (Luganda)
Ekitabo kino kyawandiikibwa Shk. Muhammadi Al miin bun Al mukhtaar Alshinqeet, era nga yannyonnyo mukyo obujjuvu bwe ddiini y’obusiraamu era nga yabunnyonnyolera munsonga kumi

API


