Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno obuvunaanyizibwa bwa Babaka neba Nabbi obusinga obukulu, era nga bwe bwokulagirira abantu eri buli kirimu obulungi gyebali kunsi ne kunkomerero, okubasanyusa ne Jannah, n’okubatiisa omuliro, nemiteeko gy’abantu mukwanukula omulanga gwaba Nabbi.
Obuvunaanyizibwa Bwa Babaka Ne Ba Nabbi - (Luganda)
Yayogera shk. kumakulu ga laa ilaaha illa allah nebivunaanyizibwa byayo.
Okuwakanya Buli Ekisinzibwa Ekitali Allah - (Luganda)
Amakulu ga twaguuti, okubiwakanya kamu kubukwakkulizo bwa laa ilaaha illa allah, nebimu kubyokulabira byabyo.
Embeera Zabatusooka Abaloongofu - (Luganda)
Embeera zabwe nomulezi wabwe, embeera zabwe eri bannabwe, embeera zabwe nebyokwewunda byensi.
Obusiraamu kyeki ? - (Luganda)
Amakulu g’omubusiraamu, obutuufu bwakwo, ekifo n’obuluungi bwakwo.
Amateeka G’eswalah - (Luganda)
Amakulu g’eswalah musharia, ekifo kyayo, empagi zaayo, obulombolombo bwayo, ssuna zaayo nengeri jesalibwamu.
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno emiramwa emikulu egiri mu A’ya eno era nga kwe: Kwawula Allah n’okumusinsa
Okukkiriza Bamalaika - (Luganda)
Shk. Yannyonnyola amakulu g’okukkiriza bamalaika nekifo kyakwo, nebigendera kukuzikkiriza, nemalaika ezisiinga ekitiibwa.
Enzikiriza Y’obusiraamu Gwe Musingi Gwemirimu - (Luganda)
Amakulu g’enzikiriza y’obusiraamu, obukulu nekifo kyayo, emisngi gyayo.
Obukkiriza - (Luganda)
Shk. yayogera ku makulu g’obukkiriza obulungi n’ekifo kyabwo.
Obubi Bwa Shirk - (Luganda)
nnyonnyola shk mu musomo guno obubi bwokugatta ku Allah ne kintu ekirala kuno kunsi ne kunkomerero.
Amakulu G’okusinza - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okusinza, emiteeko gyakwo, n’emisingi gyakwo