×
Image

EBYONOONA OBUSIRAAMU - (Luganda)

Ekitabo kino kyekimu kubitabo ebivvunule mu munkola empya eya islamhouse, era nga kivvunula ekitabo ekirina omutwe ogugamba nti “Ebyonona Obusiraamu” ekya Shk. Ibn Baazi, mu lulimi oluganda

Image

OBW’ETTEEKA BW’OKUGOBERERA SUNNAH NABBI N’OKUKAAFULA KW’OYO AZITAMWA - (Luganda)

Ekitabo kino kyekimu kubitabo ebivvunule mu munkola empya eya islamhouse, era nga kivvunula ekitabo ekirina omutwe ogugamba nti “Obwetteeka bw’okugoberera sunnah za Nabbi n’okukaafuwala kw’oyo azitamwa” ekya Shk. Ibun Baazi, mu lulimi oluganda

Image

Obusiraamu Kitabo kifunze ekikwatagana ku busiraamu nga bwebwajja mu Kkulaani ey’ekitiibwa n’Enkola ya Nnabbi (okusaasira n’emirembe bibeere ku yye) - (Luganda)

Obusiraamu Kitabo kifunze ekikwatagana ku busiraamu nga bwebwajja mu Kkulaani ey’ekitiibwa n’Enkola ya Nnabbi (okusaasira n’emirembe bibeere ku yye)

Image

Obulunngamu bwa Muhammad –okusaasira n’emirembe bibeere kuye- mukusinza kwe, nenkolagananye (banatu abalala) n’empisa ze - (Luganda)

Obulunngamu bwa Muhammad –okusaasira n’emirembe bibeere kuye- mukusinza kwe, nenkolagananye (banatu abalala) n’empisa ze

Image

EMISOMO EMIKULU ERI OMUSIRAAMU OWABULIJJO - (Luganda)

SHEIKH YAYOGERA MUKITABO KINO EBINTU EBYETEEKA ERI BULI MUSIRAAMU OKUBIMANYA MUMATEEKA GA FIQHI NE AQIIDA.

Image

HADIITH AMAKUMI ANA EZA NAWAWI - (Luganda)

era nga kirimu okuvvunula hadiitha ana eza Imaam Nawawi, mu lulimi oluganda.

Image

OKUNNYONNYOLA EBIKOLO BY’OBUKKIRIZA - (Luganda)

NGA BWEKIRI NTI EBIKOLO BY’OBUKKIRIZA KIMU KUBINTU OMUSIRAAMU BYATEKEDDWA OKUMANYA ERA NGA TASONYIYIBWA OLWOBUTABIMANYA YENSONGA LWAKI SHK. YAFAAYO OKUNNYONNYOLA EKITABO KINO ABASIRAAMU BAKIGANYULWEMU ERA NGA KULWOBUYINZA BWA ALLAH N’OKUSAASIRA KWE KIVVUNUDWA MULULIMI OLUGANDA.

Image

FUNA ENZIKIRIZA YO OKUVA MU QUR'ANI NE HADIITHI ENTUUFU - (Luganda)

Kitabo ekiri mu ngeri y'ekibuuzo n'okuddibwamu, nga kinnyonnyola enzikiriza entuufu. Okuddibwamu kwesigamizibwa ku bujulizi okuva mu Qur'ani ne Hadiithi entuufu.

Image

EBIBALA EBIVA MUKUKKIRIZA ALLAH - (Luganda)

YANNYONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO EBIMU KUBIBALA BYOKUKKIRIZA ALLAH NGA OKUTUUKIRIZA OKWAWULA ALLAH, OKWESIGAMIRA ALLAH, ERA KUVIIRAKO OKUTEREERA KWOMUNTU KUDDIINI YE, NEMITEEKO GYABANTU MUKUSIINZA ALLAH

Image

EBIJJA OMUNTU MUBUSIRAAMU - (Luganda)

Yannyonnyo Shk. Ekigendererwa mubyonoona obusiraamu, n’obukulu bwokubimanya, era nabitekululamu emiteeko ena naye nayogerako bibiri: okwebigambo nga okuvuma Allah nomubaka we, n’okwebikolwa nga okuvunnamira oba okusalira ekitali Allah nebirala ebiringa ebyo.

Image

OKUVVUNULA SURAT AL KAFIRUUNA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Amakulu gebigamba ebiri mu surat al kafiruuna, emirwama gyaayo, n’emigaso gyetufuna muyo

Image

TAFUSIIR SURAT ALFIIL - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu gebigambo ebiri mu surat Alfiil ensonga lwaki yakka, n’ebyokuyiga ebirimu.