Ekitabo kino kyekimu kubitabo ebivvunule mu munkola empya eya islamhouse, era nga kivvunula ekitabo ekirina omutwe ogugamba nti “Ebyonona Obusiraamu” ekya Shk. Ibn Baazi, mu lulimi oluganda
EBYONOONA OBUSIRAAMU - (Luganda)
Kiwandiiko kya daawa mu lulimi oluganda - (Luganda)
Ekiwandiiko kinnyonnyolako katono ku misomo egifulumizibwa mu bika eby'enjawulo, mu vidiyo, amaloboozi, ebitabo, n'ebirala.
Ekitabo kino kyekimu kubitabo ebivvunule mu munkola empya eya islamhouse, era nga kivvunula ekitabo ekirina omutwe ogugamba nti “Obwetteeka bw’okugoberera sunnah za Nabbi n’okukaafuwala kw’oyo azitamwa” ekya Shk. Ibun Baazi, mu lulimi oluganda
Kitabo ekiri mu ngeri y'ekibuuzo n'okuddibwamu, nga kinnyonnyola enzikiriza entuufu. Okuddibwamu kwesigamizibwa ku bujulizi okuva mu Qur'ani ne Hadiithi entuufu.
EBYAZIYIZIBWA ABANGI BYEBANYOMERERA - (Luganda)
Ekitabo kino kyawandiikibwa Shk Muhammad Swaleh Al Munajjid era nga yayogera mukyo ebintu bingi Ebyaziyizibwa nga (136) mu Qura’aan ne Sunnah songa abantu bangi ensangi zino babinyomerera.
Obulunngamu bwa Muhammad –okusaasira n’emirembe bibeere kuye- mukusinza kwe, nenkolagananye (banatu abalala) n’empisa ze
EMISOMO EMIKULU ERI OMUSIRAAMU OWABULIJJO - (Luganda)
SHEIKH YAYOGERA MUKITABO KINO EBINTU EBYETEEKA ERI BULI MUSIRAAMU OKUBIMANYA MUMATEEKA GA FIQHI NE AQIIDA.
EKIGO KY’OMUSIRAAMU - (Luganda)
EKIGO KY’OMUSIRAAMU OKUVA MUNTENDEREZA ZA QUR’AN NE BIGAMBO BYA NABBI MUHAMMAD
Obusiraamu Katabo akafunze akakwatagana ku busiraamu nga bwebwajja mu Kkulaani ey’ekitiibwa n’Enkola ya Nnabbi (okusaasira n’emirembe bibeere ku yye)
OKUNNYONNYOLA EBIKOLO BY’OBUKKIRIZA - (Luganda)
NGA BWEKIRI NTI EBIKOLO BY’OBUKKIRIZA KIMU KUBINTU OMUSIRAAMU BYATEKEDDWA OKUMANYA ERA NGA TASONYIYIBWA OLWOBUTABIMANYA YENSONGA LWAKI SHK. YAFAAYO OKUNNYONNYOLA EKITABO KINO ABASIRAAMU BAKIGANYULWEMU ERA NGA KULWOBUYINZA BWA ALLAH N’OKUSAASIRA KWE KIVVUNUDWA MULULIMI OLUGANDA.
Obusiraamu Kitabo kifunze ekikwatagana ku busiraamu nga bwebwajja mu Kkulaani ey’ekitiibwa n’Enkola ya Nnabbi (okusaasira n’emirembe bibeere ku yye)
HADIITH AMAKUMI ANA EZA NAWAWI - (Luganda)
era nga kirimu okuvvunula hadiitha ana eza Imaam Nawawi, mu lulimi oluganda.