Baagala nyo ebitonde nebeerabira omutonzi, nebaagala nyo sente nebeerabira okubalibwa, nebaagala nyo obulamu nebeerabira okufa
Abantu Babiri Bamujjana - (Luganda)
Abantu babiri bamujjana, ’’abo abatayagala kwekuza wadde okusasaanya obwonenefu munsi’’ nokunokolayo ebyokulabirako mukwekuza n’okwonoona munsi.
Ebibonerezo Byatawa Zaka - (Luganda)
Yayogera shk. kumakulu ga zaka,obukulu nekifo kyayo mubusiraamu, ebibonerezo byatawa zaka.
Buli Mwana Azalibwa Kububuumbwa - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Nti enzikiriza yabazadde ekola kinene nnyo kukusigala kwomwana kububuumbwa oba okubuvaako.
Okulongoosa - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amakulu gokulongoosa nobkulu bwakwo mubusiraamu.
Sitaani Mulabe Wamwe - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Mumusomo guno ebimu ebiraga obubi bwa sitaani eri omuntu era nga mubyo mulimu nti yeyaviirako okugobwa kwa nabbi adam mu jjana, era yesenda senda omuntu okkola ebyonoono
Okubalibwa - (Luganda)
Shk. Yannyonnyola amakulu gokubalibwa, era nti kyatteeka eri buli muntu akkiririza mukubalibwa okunyikira ennyo okkola ibaada murathan nenga eweddeko
Allah Mulindiriza - (Luganda)
Shk. Yatambuliza omusomo guno kukyafaayo kya nabbi muusa (a.s.w) ne falaawo, nannyonnyola nti allah yalindikiriza falaawo ekiseera kinene nnyo kubanga ye allah mukwatampola kwekyo kyayagala
AMANYA SITAANI NAMUJEMERA AYINGIRA EJJANA - (Luganda)
YANNYONNYOLA SHK. OBWENNYINI BWOKUMANYA SITAANI N’OKUMUJEMERE, ENTI YEYAVIRAAKO OKUVA KWA NABBI ADAM MUJJANA
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GEBIKEMO, N’AMAKUBO AGAKUYAMBA OKWEWALA EBIKEMO BYASENTE N’ABAKYALA
ALLAH YATUGAANA ENYIMBA - (Luganda)
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GENNYIMBA NENSONGA LWAKI ALLAH YAZIGAANA
Abantu Basatu Allah Tajja Kutunulako - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Nti abantu b’abiti bisatu allah tajja kubatunulako naliiso lyakisa kukiyaama, era mulimu omuntu alina amazzi agamumala ate nagamma abalala, natunda ebyamaguzi bye oluvannyuma lwa asr nga alayira, n’alonda omukulembeze we olwensi.

API
