Amakulu g’omubusiraamu, obutuufu bwakwo, ekifo n’obuluungi bwakwo.
Obusiraamu kyeki ? - (Luganda)
Enzikiriza Y’obusiraamu Gwe Musingi Gwemirimu - (Luganda)
Amakulu g’enzikiriza y’obusiraamu, obukulu nekifo kyayo, emisngi gyayo.
Okukkiriza Ebitendo Bya Allah - (Luganda)
Shk. Yannyonnyola amakulu g’ebitendo bya allah, nekifo kyaba ahali sunna wal jamaa-a kubyo, n’oluvannyuma naddamu ebibuuzo ebyabuuzibwa.
Okunnyonnyola Ebikujja Mubusiraamu - (Luganda)
Mumusomo guno shk. Yannyonnyola ebintu bibiri kwebyo ebijja omuntu mubusiraamu.
Okunnyonnyola Ebikolo Ebisatu - (Luganda)
Mumusomo guno shk. Yannyonnyola amakulu gebikolo ebisatu, nganabyo bye omuddu okumanya allah we, ne nabbi we, n’eddiini ye, obukulu n’ekifo kyabwo.
Amakulu Ga Muhammad Mubaka Wa Allah - (Luganda)
Amakulu ga muhammad mubaka wa allah,ebivunanyizibwa bwakyo, ekifo n’obuluungi bwakyo.
Okunonya Okumanya - (Luganda)
Amakulu g’okumanya, ekifo n’obuluungi bwakwo mubusiraamu, emiteeko gyokumanya.
Obukulu Bwa Ath’kaar Nga Esswala Ewedde - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Obukulu n’obulungi bwa Ath’kaar nga esswala ewedde nengeri gyeziretebwaamu, era nayogera nti tezireetebwa mulwatu wabula mukyama era nga bweri enkola ku Ath’kaar nga tuwerekera jeneza
Okulafuubana Mu Kkubo Lya Allah - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amakulu g’okulafuubana mu kkubo lya Allah mu mateeka ga sharia, obukulu n’obulungi bwakwo, emiteeko gyakwo nabiki mwekubeera
Okwebaza Ebyengera Bya Allah - (Luganda)
Amakulu g’okwebaza, ekifo kyakwo n’obuluungi bwakwo mubusiraamu, emiteeko gy’okwebaza.
Okwenenya - (Luganda)
Amakulu g’okwenenya, akifo n’obukulu bwakwo mubusiraamu, obukwakkulizo bw’okwenenya.
Amazambi Amanene - (Luganda)
Amakulu kamazambi amanene, n’engeri y’okugawula kumatono, eby’okulabirako byago, obuufu bwago eri omuntu.

API
