Ekitabo kino kyekimu kubitabo ebivvunule mu munkola empya eya islamhouse, era nga kivvunula ekitabo ekirina omutwe ogugamba nti “Obwetteeka bw’okugoberera sunnah za Nabbi n’okukaafuwala kw’oyo azitamwa” ekya Shk. Ibun Baazi, mu lulimi oluganda
Obukkiriza - (Luganda)
Shk. yayogera ku makulu g’obukkiriza obulungi n’ekifo kyabwo.
Obukwakulizo Bwokusiinza Nempagi Zakwo - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amakulu ga ibaada, obukwakkulizo bwayo, nempagi zaayo, nenjawulo eri wakati wobukwakkulizo nempagi.
Yannyonnyola shk. Amakulu ga a’ya eno, n’obukulu bwayo, nemiteeko gy’abantu mukujiteeka munkola.
Enzikiriza Yaba Shi’a - (Luganda)
Omusomo guno gwasomesebwa Shk. Muhammad mazinga ne Shk. Abdulrahmaan Mukisa era nga baasomesa mugwo amakulu g’obushi’a enzikiriza yabwe nobubi bwayo eri Ummah eno.
Emiteeko Gya Tawuhiid - (Luganda)
.Shk. Yannyonnyola mu musomo guno amakulu ga tawuhiid, emiteeko gye, n’obukulu bwe, nobujulizi kubuli muteeko
Emiteeko Gyabantu Mukugoberera Nabbi ( S.A.W ) - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano obukulu bwokugoberera Nabbi, nobuwufu bwakwo eri omuntu, n’emiteeko gyabantu mukwo
Teri Asinzibwa Mubutuufu Okujjako Allah - (Luganda)
Yannonnyola shk. Mu musomo guno nti Allah yasanidde okusinzibwa mubutuufu lwa nsonga biri: 1:kubanga yemutonzi. 2: Era ye mujjuvu
Kyekiriwa Ekigendererw Ky’omukkiriza - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno,ekigendererwa kyomukkiriza munsi “Kusiimisa Allah” n’ekigendererwa kyatakkiriza kusiimisa mwoyogwe.
Okwekesa Shirik - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amakulu ga shirik, nemiteeko gwe, naniki ebigoberera buli muteeko, era neyeekesa abasiraamu okugwa mu gumu kugyo, n’okwekesa shirik nebannannyini ye
OBUDDU - (Luganda)
AMAKULU GOBUDDU, EKINYUSI KYOBUDDU, EMITEEKO GYOBUDDU.
AMAKULU GA - (Luganda)
OBUTUUFU BWAKYO, EKIFO N’OBUKULU BWAKYO MUBUSIRAAMU.

API


