×
Image

ENGERI Y’OKUKOLA UMRAH - (Luganda)

Katabo akannyonnyola enkola ya Umra, nga mulimu n'ebifaananyi ebirambulula mu miko kkumi gyokka.

Image

ﷺOkunnyonnyola Enfuna ya wudhu n’okusaala kwa Nabbi - (Luganda)

Ekitabo kino kirimu okunnyonnyola okw'ekigero okw'enfuna ya wudhu n'okusaala kwa Nnabbi Muhammadi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye nga mulimu n'ebirala ebikwaaka ku kweyonja n'esswala z'abantu abalina ebisonyiyisa okuva mu bigambo bya sheikh Abdulaziz bin Baz ne sheikh Muhammad bin Uthaymeen Allah Abasaasire.

Image

OKUKUBAGANYA EBIROWOOZO WAKATI W’OMUSIRAAMU N’OMUKRISTAAYO - (Luganda)

Ensibuko y'ekitabo kwali kukubaganya birowoozo wakati w'omuwandiisi ne ba kabona b'obukristaayo wamu n'abakristaayo abaabulijjo. Okukubaganya ebirowoozo kuno kwali kukkakkamu, nga kwa ssanyu, kwa mukwano, nga kwa kigendererwa ekizimba, nga tekuliimu kunyiiza mukristaayo yenna wadde okuvvoola ekitiibwa ky’omuntu yenna. Wabula mboozi esikiriza era nga ereeta ekibuuzo ekinene eri eddiini y’ekikristaayo.

Image

EMPA YA ZAKAATUL FITIR ENTUUFU - (Luganda)

Ekitabo kino kikwata kukutegeera fiqh wokusiinza, yagenderera shk. Mukyo kubangula abasiraamu amateeka agakwata ku zakaatul fitir