Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno embeera yabasalaf abalongoofu, nga ba Imaam abana, empisa zabwe, obunyinkivu bwabwe munsonga ze ddiini, nemigaso egiri mu byafaayo byabwe.
Eby’okuyiga Ebiri Mubyafaayo Byabasalaf - (Luganda)
Amateeka Agafuga Okugula N’okutunda - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okugula nokutunda, nobujulizi obubikkiriza, obukwakkulizo bwabyo, namateeka agabifuga.
Okusaalira Emabega Wa Imaam Omwonoonefu - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’obukulembeze mubusiraamu, emiteeko gy’oba Imaam, n’okulamula kwobusiraamu ku kusaalira emabega wa Imaam omwonoonefu.
Temulyanngana Emmaali Yammwe Mubukyamu - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gokulya emmaali zabantu mubukyamu, ebyokulabirako byokulya emmaali yabantu mubukyamu, nakabenje akalimu eri abantu.
Okuyunga Oluganda - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okuyunga oluganda, obulungi n’obukulu bwakyo, nebivunaanyizibwa bwabennganda.
Temwekuluntaza - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okwekuluntaza n’okwekuza, nekyagendererwa mukubiziyiza, oluvannyuma nannyonnyola ebyokulabirako mukwekuluntaza nokwekuza.
Ennyumba Y’omusiraamu - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’amaka amasiraamu, nemisingi ennyumba y’omusiraamu kweyina okuyimirira.
Amateeka Ga Sujuud Sahwi - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amakulu ga sujuud sahwu, obujuizi n’ensonga lwaki yalagirwa, n’engeri gyevunnamwamu
Oluvunnama Lwokwerabira - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu gokuvunnama okwokwerabira, okulamula kwakwo, engeri yakwo, n’ensonga zaakwo.
Ezimu Kumpisa Nga Omaze Okuwasa - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno ekigendererwa mu mpisa nga omaze okuwasa, n’amateeka agazifuga, n’ebiri sunna buzo.
Amateeka G’embaga - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Ekigendererwa mu mikolo gyembaga mubusiraamu, amateeka agagifuga, nebitamwa kugyo ebikyaase nnyo ensangi zino
Amateeka G’okuwasa - (Luganda)
Yannyonnyola Shk, amakulu gokuwasa mubwennyinyi bwakwo, okulamula kwakwo, empagi zakwo, n’obukwakkulizo bwakwo

API
