Okunyikira enyo okola ibaada, okuyitiriza okwebaza ebyengera bya allah, nokunyerera kukkubo eryobulungamu
Obulamu Bwensi Tebubagayaazanga - (Luganda)
Okusiiba Ramadhan - (Luganda)
Amakulu g’okusiiba, ekifo kyakwo nebyafaayo byakwo, obuluungi bwakwo nebyeyawulidde byakwo, ebivunanyizibwa kumusiibi.
Okugenda Kwanabbi (s.a.w) Muggulu - (Luganda)
Amakulu ga israa wal miiraj, ekifo kyalwo mubusiraamu ,n’ebyalulimu,
Oluganda Mubusiraamu - (Luganda)
Emiteeko gy’oluganda nekifo kyajo mubusiraamu, obuluungi bwalwo.
Okulera Abaana Mubusiraamu - (Luganda)
Okulonda omukyala omulongofu, okubatuuma amanya agasinga obuluungi, okubaalula,okubasigamu tawuhiid nga bato, okwenkanya wakati wabwe
Obuguminkiriza - (Luganda)
Ekifo ky’obuguminkiriza mubusiraamu, emiteeko gy’obuguminkiriza, ebyokulabirako mubuguminkiriza bwabanabbi nabaatukulembera abaloongofu.
Olunaku Lwenkomerero - (Luganda)
Amakulu golunaku lwenkomerero, amanya galwo, obubonero bwalwo nemiteeko gyalwo.
Enyambala Y’omukyala Omusiraamu - (Luganda)
Ebitendo bya hijaab y’omukyala omusiraam, ebijeyawulidde, ebiluungi byayo
Obuluungi Bwa Dhul Hajj - (Luganda)
Gumu ku myezi jemizizo, tukoleramu hijja, tusaaliramu idi adhuha, tusaliramu ebisolo
Okwekesa Abakowooze Ababi - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Nti abakowooze ababi bayimiridde kumiryango gy’omuliro yenna abakkiririzamu bagumusuulamu, naawa eby’okulabirako byabakowooze ababi nga okkowoola eri ebizuule muddini, n’okkowoola eri okkuza olunaku lwabagalana n’okulya ebisiyaga