Yannyonnyola shk. Amakulu ga shirik, nemiteeko gwe, naniki ebigoberera buli muteeko, era neyeekesa abasiraamu okugwa mu gumu kugyo, n’okwekesa shirik nebannannyini ye
Okwekesa Shirik - (Luganda)
Obusiraamu kyeki ? - (Luganda)
Amakulu g’omubusiraamu, obutuufu bwakwo, ekifo n’obuluungi bwakwo.
Yayogera shk. kumakulu ga laa ilaaha illa allah nebivunaanyizibwa byayo.
Obukkiriza - (Luganda)
Shk. yayogera ku makulu g’obukkiriza obulungi n’ekifo kyabwo.
Embeera Zabatusooka Abaloongofu - (Luganda)
Embeera zabwe nomulezi wabwe, embeera zabwe eri bannabwe, embeera zabwe nebyokwewunda byensi.
Amateeka G’eswalah - (Luganda)
Amakulu g’eswalah musharia, ekifo kyayo, empagi zaayo, obulombolombo bwayo, ssuna zaayo nengeri jesalibwamu.
Amakulu G’okusinza - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okusinza, emiteeko gyakwo, n’emisingi gyakwo
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno emiramwa emikulu egiri mu A’ya eno era nga kwe: Kwawula Allah n’okumusinsa
Engeri Nabbi Gyeyasalanga - (Luganda)
Omusomo guno gukwata kungeri Nabbi gyeyasalanga mu, era nga Shk. Yagutandika n’okunnyonnyola bigambo byaba Imaan mukugoberera Sunnah
Teri Asinzibwa Mubutuufu Okujjako Allah - (Luganda)
Yannonnyola shk. Mu musomo guno nti Allah yasanidde okusinzibwa mubutuufu lwa nsonga biri: 1:kubanga yemutonzi. 2: Era ye mujjuvu
Emiteeko Gyabantu Mukugoberera Nabbi ( S.A.W ) - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano obukulu bwokugoberera Nabbi, nobuwufu bwakwo eri omuntu, n’emiteeko gyabantu mukwo
Enzikiriza Yaba Shi’a - (Luganda)
Omusomo guno gwasomesebwa Shk. Muhammad mazinga ne Shk. Abdulrahmaan Mukisa era nga baasomesa mugwo amakulu g’obushi’a enzikiriza yabwe nobubi bwayo eri Ummah eno.