Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno emiramwa emikulu egiri mu A’ya eno era nga kwe: Kwawula Allah n’okumusinsa
Amakulu G’okusinza - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okusinza, emiteeko gyakwo, n’emisingi gyakwo
Ebimu Kubibinja Ebyabula - (Luganda)
Yannyonnyola shk, ebibinja bibiri ebyabula ba Murjia, ne bakhawaarij, n’emisingi kwebazimbira enkola yabye nengeri gyebawukana kunkola yabasalafu
Enzikiriza Entuufu - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno obukulu bwenzikiriza entuufu, n’obuufu bwayo eri omuntu.
Amakulu Ga Salaf - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Mu musomo guno amakulu ga salaf nobujulizi obulaga obwetteeka bwokugoberera abasalaf.
Kyekiriwa Ekigendererw Ky’omukkiriza - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno,ekigendererwa kyomukkiriza munsi “Kusiimisa Allah” n’ekigendererwa kyatakkiriza kusiimisa mwoyogwe.
Omusingi Gwenzikiriza - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti omusingi gwenzikiriza n’emirimu gyonna kukkirza nti teri kisinzibwa mubutuufu okujako Allah, ne Muhammad mubaka wa Allah.
No Description
Ebijja Omuntu Mubusiraamu - (Luganda)
Yannyonnyo Shk. Ekigendererwa mubyonoona obusiraamu, n’obukulu bwokubimanya, era nabitekululamu emiteeko ena naye nayogerako bibiri: okwebigambo nga okuvuma Allah nomubaka we, n’okwebikolwa nga okuvunnamira oba okusalira ekitali Allah nebirala ebiringa ebyo.
Okwekesa Shirik - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amakulu ga shirik, nemiteeko gwe, naniki ebigoberera buli muteeko, era neyeekesa abasiraamu okugwa mu gumu kugyo, n’okwekesa shirik nebannannyini ye
Ekisumuluzo Ky’okwesiima - (Luganda)
Okwawula allah, okukuuma ebiragiro bye, okwanguyiriza okwenenya, okwerekereza ebyensi, okulafuubana mukusiinza.
Ebyafaayo Bya Nabbi Muhammad (s.a.w) - (Luganda)
Olulyolwe nokuzalibwa kwe,ekyafaayo kyabannanyini njovu, okufa kwanyina ne taata we omuto, entandikwa yobubaka,entandikwa yokowoola abantu mukyama ne mulwatu

API
