Yannyonnyola shk. Amakulu g’okulafuubana mu kkubo lya Allah mu mateeka ga sharia, obukulu n’obulungi bwakwo, emiteeko gyakwo nabiki mwekubeera
Okulafuubana Mu Kkubo Lya Allah - (Luganda)
Efinina Nebigivaamu - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Mu musomo guno amakulu ge fitina, nebyo ebigivaamu.
Ekisa N’okumanya - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Akakwaate akali wakati w’ekisa n’okumanya, nalwaki Allah yakulembeza ekisa ku kumanya, mukyafaayo kya Khidhir ne Nabbi Muusa.
Ebitendo Bya Ibaada Ezikkirizibwa - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno ebitendo bya Ibaada ekkirizibwa, n’obukwakkulizo bwa Ibaada. Okkola kulwa Allah, n’okugoberera Nabbi (s.a.w)
Allah Alagira Obwenkanya Nokulongoosa - (Luganda)
Yannyonnyola Shk Amakulu G’obwenkanya Nokulongoosa, Obukulu Nemigaso Byagyo Mubusiraamu
Obwennyi Bwa Bidia - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu ga bidia (ekizuule mu ddiini) mu mateeka, nokulamula kwe, nobuwufu bwe eri omuntu, oluvannyuma nayogera nti minzaane ya bidia eri kubintu bisatu: 1: Okubanga kintu kigunjiddwa mu ddiini, 2: Okuba nga kirina kyekifaanana mu Sharia, 3: Okuba nga kigendererwamu kusiinza
Obulungi Bwokusaba Allah Okukusonyiwa - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu ga Isitigifaar, obukulu nekifo kyazo mubusiraamu, nobulungi bwazo eri omuntu, nemiteeko gyabantu muzo, oluvannyuma nayogera enjatula yazo nga bweziletebwa
Obukulu Bwokumanya - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okumanya obulungi n’obukulu bwakwo, emiteeko gyokumanya nokulamu kwokunoonya buli muteeko kugyo, n’empisa z’okunoonya okumanya.
Okulagira Empisa Ennungi - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno ekifo kyokulagira empisa ennungi mubusiraamu, obukulu, nobulungi bwakwo
Akabi Akali Mukaafuwalira Ebyengera Bya Allah - (Luganda)
Mu musomo guno Shk. Yannyonnyola akabi akali mu kukaafulira ebyengera bya Allah, nayogera ekyafaayo kyabasajja ababiri mu surat Qahf, omugagga yali nga akudaalira omwavu
Okunonya Okumanya - (Luganda)
Amakulu g’okumanya, ekifo n’obuluungi bwakwo mubusiraamu, emiteeko gyokumanya.
Okusaba Mubusiraamu - (Luganda)
Amakulu g’okusaba, ekifo kyakwo, engeri yakwo, n’obukulu bwakwo mubusiraamu.