×
Image

Ebitendo Bya Ibaada Ezikkirizibwa - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno ebitendo bya Ibaada ekkirizibwa, n’obukwakkulizo bwa Ibaada. Okkola kulwa Allah, n’okugoberera Nabbi (s.a.w)

Image

Ekisa N’okumanya - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Akakwaate akali wakati w’ekisa n’okumanya, nalwaki Allah yakulembeza ekisa ku kumanya, mukyafaayo kya Khidhir ne Nabbi Muusa.

Image

Efinina Nebigivaamu - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Mu musomo guno amakulu ge fitina, nebyo ebigivaamu.

Image

Ebimu kubiva mufitina “ okubijjisa ekifaana kyobusiraamu ” - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno, nti kubimu ebiva mu fitina “ kwekubijjisa ekifaananyi ky’obusiraamu” nemiteeko gyabantu mukumanya ebintambula munsi mukiseera kyefinina

Image

Okuvvunula Sulat Lukumaan - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’ebigambo bya Surat Lukumaan, n’ebyoyokuyiga ebigirimu

Image

Obuluungi Bwa Dhul Hajj - (Luganda)

Gumu ku myezi jemizizo, tukoleramu hijja, tusaaliramu idi adhuha, tusaliramu ebisolo

Image

Enyambala Y’omukyala Omusiraamu - (Luganda)

Ebitendo bya hijaab y’omukyala omusiraam, ebijeyawulidde, ebiluungi byayo

Image

Olunaku Lwenkomerero - (Luganda)

Amakulu golunaku lwenkomerero, amanya galwo, obubonero bwalwo nemiteeko gyalwo.

Image

Obuguminkiriza - (Luganda)

Ekifo ky’obuguminkiriza mubusiraamu, emiteeko gy’obuguminkiriza, ebyokulabirako mubuguminkiriza bwabanabbi nabaatukulembera abaloongofu.

Image

Okulera Abaana Mubusiraamu - (Luganda)

Okulonda omukyala omulongofu, okubatuuma amanya agasinga obuluungi, okubaalula,okubasigamu tawuhiid nga bato, okwenkanya wakati wabwe

Image

Oluganda Mubusiraamu - (Luganda)

Emiteeko gy’oluganda nekifo kyajo mubusiraamu, obuluungi bwalwo.

Image

Okugenda Kwanabbi (s.a.w) Muggulu - (Luganda)

Amakulu ga israa wal miiraj, ekifo kyalwo mubusiraamu ,n’ebyalulimu,