Amakulu g’okusiiba, ekifo kyakwo nebyafaayo byakwo, obuluungi bwakwo nebyeyawulidde byakwo, ebivunanyizibwa kumusiibi.
Okusiiba Ramadhan - (Luganda)
Obulamu Bwensi Tebubagayaazanga - (Luganda)
Okunyikira enyo okola ibaada, okuyitiriza okwebaza ebyengera bya allah, nokunyerera kukkubo eryobulungamu
Okwesigamira Allah - (Luganda)
Amakulu g’okwesigamira allah, ekifo n’emigaso gyakwo mubusiraamu, amiteeko gy’abantu mukwesigamira allah
Okwebaza Ebyengera Bya Allah - (Luganda)
Amakulu g’okwebaza, ekifo kyakwo n’obuluungi bwakwo mubusiraamu, emiteeko gy’okwebaza.
Baagala nyo ebitonde nebeerabira omutonzi, nebaagala nyo sente nebeerabira okubalibwa, nebaagala nyo obulamu nebeerabira okufa
Okwenenya - (Luganda)
Amakulu g’okwenenya, akifo n’obukulu bwakwo mubusiraamu, obukwakkulizo bw’okwenenya.
Amazambi Amanene - (Luganda)
Amakulu kamazambi amanene, n’engeri y’okugawula kumatono, eby’okulabirako byago, obuufu bwago eri omuntu.
Ekyafaayo Kyabasajja Abasatu Allah Beyagezesa - (Luganda)
Nga nabo be: omuzibe, owebigenge, now’olukuku.
Okulamula Kw’obusiramu Kunyimba - (Luganda)
Amakulu genyimba, okulamula kukuziwuliriza n’obuufu bwazo kumuntu, enjawulo wakati wazo n’ebitontome.
Empisa Z’obugenyi Mubusiraamu - (Luganda)
Amakulu g’obugenyi nempisa zabwo, nekigendererwa muzo, ebanga lyobugenyi.
Abantu Babiri Bamujjana - (Luganda)
Abantu babiri bamujjana, ’’abo abatayagala kwekuza wadde okusasaanya obwonenefu munsi’’ nokunokolayo ebyokulabirako mukwekuza n’okwonoona munsi.
Shk. yayogera kumakulu ga hijja n’ekifo kyayo mubusiraaamu, n’enjawulo wakati wemikolo gya hijja neby’obuwangwa.

API
