Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano amakulu g’amahale nekigendererwa ekikulu mugo
AMAKULU G’AMAHALE - (Luganda)
EMBEERA Z’ABASALAF NE QUR’AAN - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano nti abasalaf baling bakaaba nga basoma Qur’aan era tebalabankanaanga butagisoma okujjako nga nsonga ya ddiini
OKUGERA KWA ALLAH KUBA N’EKIGENDERERWA - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano nti Allah teyatonda kibi nga tekiriimu kalungi konna, era nti okugera kwe kujja lwakigenderwa sinsonga omuntu akitegedde oba nedda.
OMUNTU ATASIIBA ALAMULWA ATYA - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno okusookera ddala obulungi bwokusiiba, oluvannyuma nannyonnyola emiteeko esatu egy’abantu abatasiiba nokulamula kw’obusiraamu kubuli muteeko.
EBIVIIRAKO OKUSIKA - (Luganda)
Shk. Yannyonnyola biki ebirina okkolebwa mu mmaali yomuntu nga afudde, nawa ensonga nnya eziviirako okusoka, nebiziiza omuntu okusika.
EBYAFAAYO EBIRI MU QUR’AAN - (Luganda)
Shk. Yannyonnyola mu musomo guno obukulu obuli mu byafaayo ebiri mu Qur’aan, ebyokuyiga ebirimu, nebyokulabirako kwebyo.
EMITEEKO GY’OKUFA - (Luganda)
Yannyonnola Shk. Mukatundu kano ekigendererwa mukufa okutono n’okufa okunene
EMPISA Z’OKUMALA EKYETAAGO 1 - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno empisa z’okumala ekyetaago, nobujulizi obutulagirira ekyo, edduwa ezisomebwa.
EMPISA Z’OKUMALA EKYETAAGO 2 - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno empisa z’okumala ekyetaago, nobujulizi obutulagirira ekyo, edduwa ezisomebwa.
ENSI KOMERA LYAMUKKIRIZA - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amakulu agali mukigambo kya Nabbi (s.a.w) ekigamba nti: ensi komera lya mukkiriza ate nga Janna yabakaafiiri”
OBULUNGI BW’EJJUMA - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano obukulu bw’olunaku lwejjuma n’ebweyawulidde kuyo.
OBULYAZAAMANYI MUKUTUNDA - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu gobulyazamaanyi mukugula, n’okulamula kwakwo, era nti yeemu kunsonga ejjisa emikisa mu mmaali y’omuntu.

API
