AFIIRA KUSHIRK ALLAH TAGENDA KUMUSONYIWA,ERA TAJJA KUYINGIRA JANNA, OMUSAAYI GWE N’EMAALI YE BIKKIRIZIBWA OKUTWALIBA, TAWASIBWA WADDE OKUMUFUMBIZA.
OBUBENJE BWA SHIRK - 2 - (Luganda)
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GA LAA ILAAHA ILLA ALLAH, EKIFO KYAKYO, N’OBUKULU BWAKYO, N’OBUKWAKKULIZO BYAKYO.
AMAKULU GA - (Luganda)
OBUTUUFU BWAKYO, EKIFO N’OBUKULU BWAKYO MUBUSIRAAMU.
OKWEKESA SHIRIK - (Luganda)
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GA SHIRIK, N’EMITEEKO GYE, NABIKI EBIGOBERERA BULI MUTEEKO, ERA NEYEEKESA ABASIRAAMU OKUGWA MU SHIRIK.
ENKOLA Y’ABATUKULEMBERA ABALONGOOFU - (Luganda)
SHK. YANNYONNYOLA AMAKULU GA ENKOLA YABASALAF, N’ENKOLA YABWE MUKUKKIRIZA, NEMUDAAWA, NEMUKUWABULA ABAKULEMBEZE
EMITEEKO GYA SHIRIK OMUNENE - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga shirik omunene ne miteeko gye esatu
OKWEGATTA N’OKUJJAWO ENJAWUKANA - (Luganda)
YANNYONNYOLA SHK. EKIGENDERERWA MUKWEGATTA KWABASIRAAMU, OBUKULU N’EKIFO KYABWO, NABIKI EBIKUYIMIRIZAAWO
EBIJJA OMUNTU MUBUSIRAAMU - (Luganda)
Yannyonnyo Shk. Ekigendererwa mubyonoona obusiraamu, n’obukulu bwokubimanya, era nabitekululamu emiteeko ena naye nayogerako bibiri: okwebigambo nga okuvuma Allah nomubaka we, n’okwebikolwa nga okuvunnamira oba okusalira ekitali Allah nebirala ebiringa ebyo.
YIRIZI ZIRAMULWA ZITYA MUBUSIRAAMU - (Luganda)
SHK. YANNYONNYOLA AMAKULU GA YIRIZI ERA NANNYONNYOLA NTI OBUSIRAAMU BWAZIGAANA.
OBUBENJE BWA SHIRK OBUNA - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amakulu g’omulezi nebivunaanyizibwa bwakyo, nayogera obubenje bwa shirk obuna era nga bwebuno: Yenna agatta ku Allah (shirk omunene) afuluma mubusiraamu, era nemirimu gye gisazibwamu, era yenna afiira ku shirki nga teyenyezza Allah tajja kumusonyiwa, era Allah yaziyiza kuye okuyingira ejjana.
Engeri gy'osaalamu esswala - (Luganda)
Musomo gwa vidiyo ogunnyonnyola butya bw'osaala esswala okuva ku ntandikwa okutuuka ku nkomerero.
Engeri gy'ofunamu wuzu - (Luganda)
Musomo gwa vidiyo ogulaligirira butya bw'ofunamu wuzu kiyungo ku kiyungo.