Omusomo guno gwasomesebwa Dr. Abdallah Al huthairy, eri ba Imaam ne be badua’t e Uganda, era nga yannyonnyola mugwo obukulu bwokkowoola eri Allah, oluvannyuma nayogera ebimu ku bitendo byoyo akawoola eri Allah, nga okwesibirira okumanya kwa sharia, nebikuirikiriza, obuguminkiriza, nokwetikka obuvunanyizibwa, okkozesa amagezi, nokwekwata ku Qur’aan ne sunna, nokwewala enjawukana.
EBITENDO BY’OMUKOWOOZE - (Luganda)
EBIVIIRAKO OKUGGWAAMU KUKIYAAMA - (Luganda)
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU G’OKUGGWAAMU, NENSONGA EZIVIIRAKO OMUNTU OKUGGWAAMU KULUNAKU LWENKOMERERO, N’OKUZEEKESA ABASIRAAMU
Shk. Yannyonnyola mu musomo guno amakulu gokulagira empisa ennungi nokuziiza empisa embi, obukulu bwabyo, ekifo kyabyo, n’obulungi bwabwo.
OKULONGOOSA - (Luganda)
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU G’OKULONGOOSA, OBUKULU NEKIFO KYAKWO MUBUSIRAAMU.
MUBEERE ABADDU BA ALLAH ABALONGOOSA - (Luganda)
YANNYONNYOLA SHK. NTI ALLAH AYAGALA MUMUDDU OKULONGOOSA MUBULI KINTU KYONNA ERA NTI YENNA AYAGALA OKULONGOOSA YEKENNENYE EBYOKUYIGA EBIRI MU QURAN
OBWENKAMU BW’OBUSIRAAMU - (Luganda)
Shk. Yannyonnyola mu musomo guno amakulu g’obusiraamu, n’obwenkamu, nayogera ebintu bina ebiraga obwenkamu bweddiini y’obusiraamu
Yannyonnyola Shk. Amakulu ge dduwa eno “ Ayi Allah tukusaba otulongoseze ensi yaffe, ne ddiini yaffe nenkomerero yaffe, era nti kigwanidde buli musiraamu yenna okugyekwata ko.
OKWEKENNEENYA OBUBONERO BWA ALLAH - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano obukulu bw’okwekenneenya obubonero bwa Allah n’awa nayogera obumu kubwo.
EMITEEKO GYABANTU MUKUGOBERERA NABBI (S.A.W) - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano obukulu bwokugoberera Nabbi, nobuwufu bwakwo eri omuntu, n’emiteeko gyabantu mukwo.
OKULONGOOSA EZIMU KUNSOBI MU WUDHU NE SWALAH 1 - (Luganda)
YANNYONNYOLA SHK. EZIMU KUNSOBI NGA OMUNTU OKUSSAWO EKIFO EKYENKALA KKALIRA MWASAALIRA (MUMUZIKITI), OKWONGERAKO EKIGAMBO SAYYIDINA MUKUSAALIRA NABBI, OKUSIIMUULA MUMAASO NGA OMAZE EDDUWA, NENSOBI ENDALA EZIRINGA EZO.
OKWEKWAATA KUBUSIRAAMU - (Luganda)
AMAKULU G’OKWEKWATA KUBUSIRAAMU, EKIFO NOBUKULU BYAKWO, OBUBONERO N’OBUUFU BWAKWO KUMUNTU.
EBYAFAAYO BYA NABBI IBRAHIIM - (Luganda)
Shk. Yannyonnyola mu musomo guno butya Nabbi Ibrahiim bweyawangaala nabantu be nga atongoza Allah songa ate bbo basinza masanamu nebyokuyiga ebirimu