Shk. Yannyonnyola mu musomo guno butya Nabbi Ibrahiim bweyawangaala nabantu be nga atongoza Allah songa ate bbo basinza masanamu nebyokuyiga ebirimu
EBYAFAAYO BYA NABBI IBRAHIIM - (Luganda)
OKWEKWAATA KUBUSIRAAMU - (Luganda)
AMAKULU G’OKWEKWATA KUBUSIRAAMU, EKIFO NOBUKULU BYAKWO, OBUBONERO N’OBUUFU BWAKWO KUMUNTU.
EMITEEKO GYABANTU MUKUGOBERERA NABBI (S.A.W) - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano obukulu bwokugoberera Nabbi, nobuwufu bwakwo eri omuntu, n’emiteeko gyabantu mukwo.
OKWEKENNEENYA OBUBONERO BWA ALLAH - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano obukulu bw’okwekenneenya obubonero bwa Allah n’awa nayogera obumu kubwo.
OBWENKAMU BW’OBUSIRAAMU - (Luganda)
Shk. Yannyonnyola mu musomo guno amakulu g’obusiraamu, n’obwenkamu, nayogera ebintu bina ebiraga obwenkamu bweddiini y’obusiraamu
ENGERI Y’OKUFUNA WUDHU 2 - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga wudhu, ebyalaalikibwa bwaayo, engeri gyefunibwamu, n’obujulizi kwekyo.
ENGERI Y’OKUFUNA WUDHU 1 - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga wudhu, ebyalaalikibwa bwaayo, engeri gyefunibwamu, n’obujulizi kwekyo.
EMPISA Z’OBUSIRAAMU - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Mumusomo guno ezimu ku mpisa z’obusiraamu nga okwogera ebigambo ebirungi, okugulumiza omugenyi, n’okugulumiza mulirwana.
EBIPIMO - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gebipimo, emiteeko gyabyo, nobukulu bwabyo, era nti Allah ajja kussa emirimu gyabaddu kumizaane kulunaku lwenkomerero.
OBUFUMBO - (Luganda)
OBUMU KUBUVUNANYIZIBWA BWOMUSAJJA ERI MUKYALA WE, OKUMUBUBIRA, OKUMUGAANA OKWEJAAJAMYA, NOKUTUUKIRIZA EBYETAGO BYABWE
EBYONOONO EBINENE - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’ebyonoono ebinene, nenjawulo wakati wabyo nebitono, era nti mubinene mulimu ebikira kubinnaabyo okugeza nga okwenda ku mukyala wamulirwana, n’okubba munju yamulirwana nebirala.
OBUKULU BW’OKUSADDAAKA - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Obukulu n’omugaso gw’okusaddaaka eri omuntu kuno kunsi ne kunkomerero