×
Image

Okunoonya Okumanya - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu g’okumanya okutwaliza awamu, ekifo kyayo n’obukulu bwayo mubusiraamu.

Image

Eswala Ya Nabbi (S.A.W) - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Nti kyateeka okugoberera nabbi (s.a.w) n’obukulu bwako, oluvannyuma nannyonnyo engeri nabbi gyeyasaala ngamu. Mukitundu ekisooka nekyokubiri

Image

Obusiraamu Diini Nyangu - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Ebimu kubiraga obwangu bweddiini y’obusiraamu okugeza nga okukkirizaomutambuze okusiibulukuka, n’okumukkiriza okusala kuswalah eze raka’a ennya

Image

Ebikuyamba Okutereera Nokunywera - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu gokunywera nokutereera, nensonga ezikuyambako kwekyo (yayogera ensonga mukaaga kuzo)

Image

Obubi Bw’obugayaavu Mu Ibaada - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Nti obugayavu mu ibaada kivirako okufa kw’omutima, n’okugoberera okwagala kwagwo, era nga kiretera n’okkola ebyonoono.

Image

Okulagira Okkola Obulungi N’okuziyiza Empisa Embi - (Luganda)

Yannyonnyola Shk Obukulu Bwokulagira Okkola Obuluungi Nokuziyiza Empisa Embi

Image

Allah Alagira Obwenkanya Nokulongoosa - (Luganda)

Yannyonnyola Shk Amakulu G’obwenkanya Nokulongoosa, Obukulu Nemigaso Byagyo Mubusiraamu

Image

Okutereera Kw’obukkiriza - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu g’okutereera kw’obukkiriza, obukulu n’ekifo kyakwo mubusiraamu

Image

Okusaba Mubusiraamu - (Luganda)

Amakulu g’okusaba, ekifo kyakwo, engeri yakwo, n’obukulu bwakwo mubusiraamu.

Image

Ebintu Bisatu Kabonero Kakugulumiza Allah - (Luganda)

Yannyonnyola shk. nti ensonga satu kabonero akalaga nti ogulumiza allah: okuwa ekitiibwa omukadde omusiraamu, n’omuntu eyakwata quran nga tasukka kikomo mukugiteeka munkola era nga tagyesamba, n’okuwa ekitiibwa omukulembeze omwenkanya.

Image

Temusemberera Nga Obwenzi - (Luganda)

Amakulu g’obwenzi, lwaki bwawerebwa, ekibonerezo kyabwo.

Image

Okunonya Okumanya - (Luganda)

Amakulu g’okumanya, ekifo n’obuluungi bwakwo mubusiraamu, emiteeko gyokumanya.