×
Image

OKUVVUNULA SURAT AL KAFIRUUNA - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Amakulu gebigamba ebiri mu surat al kafiruuna, emirwama gyaayo, n’emigaso gyetufuna muyo

Image

Entandikwa Ya Shirik - (Luganda)

Omusomo guno gulina ebitundu bibiri yannyonnyola shk. Mubyo nti abantu okutuuka kumulembe gwa nabbi nooh b’ali bawula allah, era nti shirik yatandika kumulembe gwa nooh, nensonga lwaki yajja, era banbbi bonna bakowoola nga kwawula allah nokulwanyisa shirik

Image

Ebimu Kubibinja Ebyabula - (Luganda)

Yannyonnyola shk, ebibinja bibiri ebyabula ba Murjia, ne bakhawaarij, n’emisingi kwebazimbira enkola yabye nengeri gyebawukana kunkola yabasalafu

Image

Emiteeko Gya Tawuhiid - (Luganda)

.Shk. Yannyonnyola mu musomo guno amakulu ga tawuhiid, emiteeko gye, n’obukulu bwe, nobujulizi kubuli muteeko

Image

OBUBENJE BWA SHIRK OBUNA - (Luganda)

SHK. YAYOGERA MUKITABO KINO KU SHIRK N’AKABI AKAMULIMU, OLUVANNYUMA NANNYONNYOLA NTI ALLAH AKKIRIZA OKWENENYA KWOMUSHIRKU BWEYENENYA

Image

Allah Y’ani - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno nti Allah yawa omuntu amagezi era namusukkulumya nago asobole okulunngama, nayogera obukulu bwokumanya Allah, nobubonero obulaga okubeerawo kwe

Image

Ebikakasa Nti Okkiriza Allah - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Ebikakasa nti okkiriza allah, nga okukkiriza okubaawo kwa allah, n’obulezi bwe, n’okusinzibwa kwe, namannyage nebitendo bye

Image

TAFUSIIR SURAT ALMAUN - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu gebigambo ebiri mu surat al maun ensonga lwaki yakka, n’ebyokuyiga ebirigimu.

Image

TAFUSIIR SURAT ALFIIL - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu gebigambo ebiri mu surat Alfiil ensonga lwaki yakka, n’ebyokuyiga ebirimu.

Image

Okunnyonnyola Okwawula Allah Mumannya Ge Nebitendo Bye - (Luganda)

Yannonnyola shk. Amakulu g’okwawula allah mumannya ge n’ebitendo bye, amakakafu mugo nagatali makakafu, nenjawulo wakati w’amannya nebitendo.

Image

Okwegatta N’okujjawo Enjawukana - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Ekigendererwa mukwegatta kwabasiraamu, obukulu n’ekifo kyabwo, nabiki ebikuyimirizaawo.