Yannyonnyola shk. Amakulu ga Laa Ilaaha Illa Allah, ekifo kyakyo n’obukulu bwakyo, n’obukwakkulizo bwakyo.
Emiteeko Gya Tawuhiid - (Luganda)
.Shk. Yannyonnyola mu musomo guno amakulu ga tawuhiid, emiteeko gye, n’obukulu bwe, nobujulizi kubuli muteeko
Okwegatta N’okujjawo Enjawukana - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Ekigendererwa mukwegatta kwabasiraamu, obukulu n’ekifo kyabwo, nabiki ebikuyimirizaawo.
Obubi Bwa Shirk - (Luganda)
nnyonnyola shk mu musomo guno obubi bwokugatta ku Allah ne kintu ekirala kuno kunsi ne kunkomerero.
Okwawula Allah Mu Bulezi Bwe - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno obwennyini bw’okwawula Allah mubulezi bwe, n’obukulu bwakwo, nabiki byekuzingiramu n’obojulizi kuye
Ekigambo Kya Laa Ilaaha Illa Allah - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno, amakulu ga Laa ilaaha Illa Allah, obukulu, empagi n’obukwakkulizo bwakyo, nebikyonoona.
Allah Y’ani - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno nti Allah yawa omuntu amagezi era namusukkulumya nago asobole okulunngama, nayogera obukulu bwokumanya Allah, nobubonero obulaga okubeerawo kwe
Emiteeko Gyabantu Mukugoberera Nabbi ( S.A.W ) - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano obukulu bwokugoberera Nabbi, nobuwufu bwakwo eri omuntu, n’emiteeko gyabantu mukwo
Teri Asinzibwa Mubutuufu Okujjako Allah - (Luganda)
Yannonnyola shk. Mu musomo guno nti Allah yasanidde okusinzibwa mubutuufu lwa nsonga biri: 1:kubanga yemutonzi. 2: Era ye mujjuvu
Engeri Nabbi Gyeyasalanga - (Luganda)
Omusomo guno gukwata kungeri Nabbi gyeyasalanga mu, era nga Shk. Yagutandika n’okunnyonnyola bigambo byaba Imaan mukugoberera Sunnah
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno emiramwa emikulu egiri mu A’ya eno era nga kwe: Kwawula Allah n’okumusinsa
Amakulu G’okusinza - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Amakulu g’okusinza, emiteeko gyakwo, n’emisingi gyakwo

API
