Yannyonnyo Shk. Ekigendererwa mubyonoona obusiraamu, n’obukulu bwokubimanya, era nabitekululamu emiteeko ena naye nayogerako bibiri: okwebigambo nga okuvuma Allah nomubaka we, n’okwebikolwa nga okuvunnamira oba okusalira ekitali Allah nebirala ebiringa ebyo.
EBIJJA OMUNTU MUBUSIRAAMU - (Luganda)
Okukkiriza Okuzuukira - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amakulu g’okuzuukira, n’obujulizi obukuyimirizaawo, n’embeera z’abantu mukuzuukira
Obubi Bwa Shirk - (Luganda)
nnyonnyola shk mu musomo guno obubi bwokugatta ku Allah ne kintu ekirala kuno kunsi ne kunkomerero.
Okuwulira N’okugondera Abakulembeze - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Amakulu gomukulembeze, nobukulu bwokumugondera nokwekwata kubumu.
OKKAFUWAZA - (Luganda)
SHK. YANNYONNYOLA AMAKULU G’OKKAFUWAZA, ENSONGA ZAKWO, N’EMITEEKO GY’ABANTU MUKWO.
Yannyonnyola shk. Amakulu ga Laa Ilaaha Illa Allah, ekifo kyakyo n’obukulu bwakyo, n’obukwakkulizo bwakyo.
Allah Alina Amannya Amalungi Mumusabe Nago - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Ekigendererwa mu mannya ga Allah amalungi, era nti buli musiraamu avunaanyizibwa mugo ebintu bisatu. 1:okumanya enjatula n’omuwendo gwago, 2:okumanya amakulu g’ago, 3:okugasabisa, nengeri gy’ogasabisaamu.
Yannonnyola shk. Amakulu g’okwawula allah mumannya ge n’ebitendo bye, amakakafu mugo nagatali makakafu, nenjawulo wakati w’amannya nebitendo.
Ebikakasa Nti Okkiriza Allah - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Ebikakasa nti okkiriza allah, nga okukkiriza okubaawo kwa allah, n’obulezi bwe, n’okusinzibwa kwe, namannyage nebitendo bye
Shk. Yannyonnyola mumusomo guno amakulu ga tawuhiid, nobulungi bwe, nemitendera gy’abaddu abaawula allah, n’obujulizi kubuli kimu, nebitendo byabakkiriza.
EMITEEKO GYA SHIRIK OMUNENE - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga shirik omunene ne miteeko gye esatu
Engeri Nabbi Gyeyasalanga - (Luganda)
Omusomo guno gukwata kungeri Nabbi gyeyasalanga mu, era nga Shk. Yagutandika n’okunnyonnyola bigambo byaba Imaan mukugoberera Sunnah