The Union Of Muslims In Uganda
The Union Of Muslims In Uganda - (Luganda)
The Status Of People After Death - (Luganda)
No Description
Teach Yourself The Rituals Of Hajj And Umra - (Luganda)
Teach Yourself The Rituals Of Hajj And Umra
Enfa Ya Abu Twalib - (Luganda)
Omusomo guno gulina ebitundu bibiri, gwasomesebwa Shk. Quraish Mazinga ne Shk. Abdulrahmaan mukisa era nga bannyonnyola mugwo obulamu bwa Abu Twalib nengeri gyeyayambamu Nabbi (s.a.w) ne nfa ye n’ebyokuyiga ebigirimu
Buli Mwoyo Gwa Kombezebwa Ku Kufa - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti enkomerero y’obulamu kufa, era nti omuddu oluvannyuma lw’okufa alina ekimu kubifo ebibiri ejannah oba omuliro, era nakubiriza abasiraamu okwetegekera olunaku lwe baliva mubulamu bwensi.
Obukwakkulizo Bwa Talaqa - (Luganda)
Omusomo guno gwasomesebwa Shk. Ahmada Sulayimaan, era nga yannyonnyola mugwo amakulu ga talaqa, nekyagendererwa muyo, oluvannyuma nannyonnyola obukwakkulizo bwayo obuna.
Olina kigendererwa ki mubyokola ? - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti omuddu yenna singa alongoosa enniya ye nassaayo ebirowoozo kwekyo kyakola, Allah amuteeramu obwangu, nemikisa era abeera mukubo lya Allah. Era n’akola ekyennyume kyekyo abeera mu kubo lya Sitaani
Okwewola - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’okwewola, okulamula kwakwo, amateeka agakufuga, n’emiteeko gy’abantu mukwo. Era nti Allah yesigaliza okugabirira ebitonde bye byonna.
Allah Yasukkulumya Wakati W’abaddu - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’okusukkulumya wakati wa baddu, n’ekigendererwa mukwo, oluvannyuma naawa ebimu ku byokulabirako kwekyo.
Obulungamu Buva Eri Allah - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu g’obulungamu, nemiteeko gyabwo, era nti Allah yekka yaluggamya, n’ekinyusi ekikulu ekiri mu kukowoola abantu okudda eri Allah.
Embeera Y’abasalaf N’abaana Babwe - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti abasalaf be basinga obulungi mu Ummah eno mu kumanya, mubukkiriza, n’okukola emirimu emirungi, n’oluvannyuma nannyonnyola butya bwebalera nga abaana baabwe.
Abaana Mubawulenga Mubisulo - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. mu musomo guno amakulu g’ekigambo kya Nabbi ekigamba nti "Abaana mubawulenga mubisulo" nayogera nebigambo byabamanyi kukyo.

API
