×
Image

Ebikakasa Nti Okkiriza Allah - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Ebikakasa nti okkiriza allah, nga okukkiriza okubaawo kwa allah, n’obulezi bwe, n’okusinzibwa kwe, namannyage nebitendo bye

Image

Entandikwa Ya Shirik - (Luganda)

Omusomo guno gulina ebitundu bibiri yannyonnyola shk. Mubyo nti abantu okutuuka kumulembe gwa nabbi nooh b’ali bawula allah, era nti shirik yatandika kumulembe gwa nooh, nensonga lwaki yajja, era banbbi bonna bakowoola nga kwawula allah nokulwanyisa shirik

Image

Obusiraamu Ddiini Yamazima - (Luganda)

Shk. Yannyonnyola nti obusiraamu bwava eri allah owekitiibwa era nti buli kikwatagana naye kirina kuba kyakitiibwa, era nga ebuna etuukagana nabuli mulembe nekifo

Image

Ebibala Byokkola Kulwa Allah - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Nti okukola ibaada kulwa allah kiri mukwawula allah, era nti yemu kunsonga ezigenda okkuwonya okuyingirira omuliro, era obuufu bwebyo ebikoleddwa kulwa allah byakusigalawo, era bikuyunga eri allah

Image

Lwaki Allah Yatuma Ababaka - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Nti allah yatuma ababaka basomese abantu okwawula allah, nabutya bwebalina okumusinza, era babannyonnyole empeera yooyo akkiriza allah era namugondera, neyooyo amukafuwalira n’amujemera

Image

Okunnyonnyola Obwennyini Bw’obusiraamu Allah Bwayagala - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Nti obusiraamu buyimiriddewo kukwawula allah mubutuufu bwokumwawula, n’okukulera kubivunanyizibwa bwokumwawula, nokkowoola abantu jekuli nga nabi bweyali akola nga enkola ya ibrahiimu bweyali, n’okulwanyisa byonna ebisinzibwa ebitali allah

Image

Amakulu ga ayah ‘‘ gwe gwetusinza era gwe gwetusaba okutuyamba’’ - (Luganda)

Yannyonnyola shk. Amakulu ga a’ya eno, n’obukulu bwayo, nemiteeko gy’abantu mukujiteeka munkola.

Image

Obulungi Bwokukasa Nti Teri Asinzibwa Okujjako Allah - (Luganda)

Yazimbira Shk. Omusomo guno ku Hadiith ya Nabbi (s.a.w) egamba nti: Omuntu yenna Akakasa nti tewali asinzibwa mubutuufu okujjako Allah era nti ne Muhammad muddu we era mubaka we, ne Isa muddu we era mubaka we, era kyegigambo kye kyeyassa ku Mariam, nti n’omuliro gwa mazima, ne Jjana yamazima, Allah....

Image

Allah Alina Amannya Amalungi Mumusabe Nago - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Ekigendererwa mu mannya ga Allah amalungi, era nti buli musiraamu avunaanyizibwa mugo ebintu bisatu. 1:okumanya enjatula n’omuwendo gwago, 2:okumanya amakulu g’ago, 3:okugasabisa, nengeri gy’ogasabisaamu.

Image

Obulungi Bw’olunaku Lwejjuma - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Ekigendererwa mulunaku lwejjuma nensonga lwaki lwatuumibwa bwelutyo, nayogera ebimu ku birungi byalwo: Allah lweyakunganyizaako Nabbi Adam, era nti ye Eid ya buli sande, era Allah yalaganyisa empeera ennene eri oyo akeera mu Juma, n’abasoma surat Al kahaf, neri oyo asaalira Nabbi (s.a.w) mulwo

Image

Pray Before Death - (Luganda)

No Description