Yannyonnyola Shk. mu musomo guno ekigendererwa mu okuyimba n’ennyimba n’ebivuga ebikozesebwa mubyo, n’okulamula kw’obusiraamu mukubigula n’okubituunda, n’okugula abayimbi
Okuziyiza Okugula Abayimbi - (Luganda)
Allah Gw’ayagaliza Obulungi Amugezesa - (Luganda)
Yannyonnyola shk. mu musomo guno nti Allah bwayagaliza omuddu we enkomerero ennungi amugezesa nokumubonereza nebibonerezo obwobwangu, ate Allah bwayagaliza omuddu enkomerero embi amuleka mubyonoono bwe n’atamufaako
Ezimu Kumpisa Z’obusiraamu - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Mumusomo guno ezimu ku mpisa z’obusiraamu nga okwogera ebigambo ebirungi, n’okukuuma olulimi, obutakaafuza bannaffe, n’obutabeera basuutirizi.
Okwenenya Eri Allah - (Luganda)
Yannyonnyola shk. amakulu g’okwenenya n’obukulu bwakwo, era nti okwolesa amazambi zezimu kunsonga eziviirako obutasonyiyibwa era nti tekirizibwa kywolesa bumogo bwabala.
Ani gwofumbiza muwalawo ? - (Luganda)
Yannyonnyola shk. Mu musomo guno ebitendo byomuntu gw’olina okufimbiza singa aba akujjidde nga akusabye okumufumbiza.
Obukulu Bwokunoonya Emmaali Mu Halaal - (Luganda)
hk. Yannyonnoyla mu musomo guno nti okunoonya emmaali mu makubo agakkirizibwa yemu kubiviirako okwesiima, era okufuna sente mumakubo amakyamu kiviirako okufaafagana.
Emiteeko Gyokumanya - (Luganda)
Shk. Yateekulula okumanya emirundi ebiri okwobweteeka, n’okujjuliriza, nannyonnyola okwebweteeka nemiteeko gyakwo, nannyikiza oky’okumuddu okumanya Nabbi (s.a.w
Mubisumuluzo Bya Riziq - (Luganda)
Shk, yannyonnyola mu musomo guno obwetaavu bw’abantu eri okugabirirwa, era nannyonnyola ebintu kkumi mu bisumuluzo by’okugabirirwa (riziq)
Emiteeko Gy’abantu Mukukakatwako Zakat - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno emiteeko gy’abantu mu kukatwako okuwa zakat nabiki ebivunaanwa kubuli muteeko.
Akabi Akali Mu Riba - (Luganda)
Mu musomo guno yannyonnyola shk. Amakulu ga riba, nokulamula kw’obusiraamu kuye, n’akabi ka riba eri omuntu kunsi nekunkomerero
Ensonga Eziviirako Ekifuba Ekiramu - (Luganda)
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu gekifuba ekiramu, obukulu bwakyo, nensonga eziviraako okufuna ekifuba ekiramu.
Ebyafaayo Bya Mariam Bint Imraan - (Luganda)
Mu musomo gno yannyonnyola Shk. Ebyafaayo bya Mariam wuwala wa Imraan, okuzaalibwa kwe, n’okukula kwe, nebyokuyiga ebirimu

API
