×
Image

Obuvunanyizibwa - (Luganda)

Mu musomo guno Shk. Yannyonnyola amakulu g’obuvunanyizibwa, nobwesigwa, ekifo n’obukulu bwabwo, nabiki bye buzingiramu.

Image

Omwana Wa Nannyini Mukyala - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno obukulu bwokuzza omuntu mukika kye mubusiraamu, era nti omwana wa nannyini mukyala era yenna abanja omwana ewomusajja akubwa mayinja

Image

Zakat Y’ebirime - (Luganda)

Omusomo guno gwegumu kumisomo eginnyonnyola amateeka agafuga zakat, era nga Shk, yannyonnyola mugwo amateeka ga zakat y’ebirime

Image

Ensonga Eziyingiza Omuliro - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano ensonga mukaaga mwezo eziviirako abantu okuyingira omuliro

Image

Ensonga Eziviirako Okusasaana Kwa Bidi’a’t - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno akabi akali mukuzuula mu ddiini, n’ensonga mukaaga eziviirako okusasaana kwa bidi’a’t

Image

Okwenenya Eri Allah - (Luganda)

Yannyonnyola shk.mu musomo guno amakulu ga tauba n’obukwakkulizo bwayo

Image

Obubonero Bwomunnanfunsi Buli Busatu - (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano obubonero busatu mububonero bwomunnanfuusi

Image

ENGERI Y’OKUKOLA UMRAH - (Luganda)

Katabo akannyonnyola enkola ya Umra, nga mulimu n'ebifaananyi ebirambulula mu miko kkumi gyokka.

Image

ﷺOkunnyonnyola Enfuna ya wudhu n’okusaala kwa Nabbi - (Luganda)

Ekitabo kino kirimu okunnyonnyola okw'ekigero okw'enfuna ya wudhu n'okusaala kwa Nnabbi Muhammadi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye nga mulimu n'ebirala ebikwaaka ku kweyonja n'esswala z'abantu abalina ebisonyiyisa okuva mu bigambo bya sheikh Abdulaziz bin Baz ne sheikh Muhammad bin Uthaymeen Allah Abasaasire.

Image

OKUKUBAGANYA EBIROWOOZO WAKATI W’OMUSIRAAMU N’OMUKRISTAAYO - (Luganda)

Ensibuko y'ekitabo kwali kukubaganya birowoozo wakati w'omuwandiisi ne ba kabona b'obukristaayo wamu n'abakristaayo abaabulijjo. Okukubaganya ebirowoozo kuno kwali kukkakkamu, nga kwa ssanyu, kwa mukwano, nga kwa kigendererwa ekizimba, nga tekuliimu kunyiiza mukristaayo yenna wadde okuvvoola ekitiibwa ky’omuntu yenna. Wabula mboozi esikiriza era nga ereeta ekibuuzo ekinene eri eddiini y’ekikristaayo.

Image

Qur'an ey'ekitiibwa kyekki? - (Luganda)

Qur'an ey'ekitiibwa kyekki?

Image

OBUFUMBO - (Luganda)

OBUMU KUBUVUNANYIZIBWA BWOMUSAJJA ERI MUKYALA WE, OKUMUBUBIRA, OKUMUGAANA OKWEJAAJAMYA, NOKUTUUKIRIZA EBYETAGO BYABWE